Mbikooye - Museke African song lyrics

Tagged:  •    •    •    •  
  • Mbikooye
    Enable Javascript and
    Adobe Flash player in your browser to browse the full media gallery

    View all from Cindy Sanyu
    Mbikooye
    Cindy Sanyu
    Luganda
    3:36
    http://www.youtube.com/watch?v=TRlg3-LkiVI
    Cinderella Sanyu
    2008

Oh oh, oh oh oh, oh oh

Verse 1
Mblira ssebo mwami wange ekikukooza biino
Maziimaa ngezeeza ko okukola ebirungi nebiiva bussa
Wandibadde mu ako buntu nonto galabajja
Kubanga tuyiise mu binji mwami nawe obyerabidde
Mfubbye nnyo okugumikirizza nange netunka wenkoma
Nayye nze ontamizza obufumbo mpulira honey mbikoye
Yee oh ehh (nkooye okuyomba)

Chorus
Zino love ezze mbirigo zantama (nkoye okuyomba)
Nsaze wo mwami kanobbe ate gyoli sikyagasa (nkoye okuyomba)
Umm ino love ezze mbirigo zantama (nkoye okuyomba)
Nsaze wo mwami kanobbe ate oba gyoli sikyagasa (nkoye okuyomba)
Eh eh ino love ezze mbirigo zantama (nkoye okuyomba)
Nsaze wo mwami kanobbe ate oba gyoli sikyagasa

Verse 2
Nnakukolya ntya mwami ekitandabye Buubi
Nnakugamba ki ssebo Ekinakukyussa Endowozza
Nkwagala Naye ejoogo lyoliina lisukiridde
Nebwekubulira ebintu ebi nuuma tewefiraayo
Bwekunenya kko oyomba buyombi olussi no kubba
Bufumbo ndabakki omutali kuteesa omwami Wange
Nfuubye nyoo okugumikirizza nange netunka Wenkomma
Naye gwe ontamizza obufumbo honey nange mpulira mbikoye
(nkoye okuyomba)

Chorus
Zino love ezze mbirigo zantama (nkoye okuyomba)
Nsaze wo mwami kanobbe ate gyoli sikyagasa (nkoye okuyomba)
Hmm zino love ezze mbirigo zantama (nkoye okuyomba)
Nsaze wo mwami kanobbe ate oba gyoli sikyagasa (nkoye okuyomba)

Bridge
Bwekusekerakko ompitta nalweyiso
Lwene kyanzze no mpitta nabweteme
Bwene koola kko nompita namyekoozo
Nekusirikirira era nonzoyasoya
Nekiki ehhhhhh (nkoye okuyomba)

Chorus lyrics from museke.com
Zino love ezze mbirigo zantama (nkoye okuyomba)
Nsaze wo mwami kanobbe ate gyoli sikyagasa (nkoye okuyomba)
Hmm zino love ezze mbirigo zantama (nkoye okuyomba)
Nsaze wo mwami kanobbe ate oba gyoli sikyagasa (nkoye okuyomba)

Eh eh zino love ezze mbirigo zaatama, nkoye ehh ooh (nkoye okuyomba)
Nkooye okulwana (nkoye okuyomba)
Uh uh ngenda ohh
Ewa Maama tebangoba kazireyo Nzee
Jaaj awange akyagala kanzireyo Nzze
Nkooye
Nedda ngenda ohh
Zino love ezze mbirigo zantama
Eh eh zino love ezze mbirigo zantama
Nkooyee
Ohh

Nkoye okuyomba (till fade)

© Cindy Sanyu

:

Watch the Mbikooye video

 

Produced by Centrix/Twisted

Anonymous's picture

cindy can sing ,juliana better watch out

Post new comment

The content of this field is kept private and will not be shown publicly.
  • Enclose a word in <d> tags to link to a dictionary search
  • Enclose a word in <m> tags to link to a Museke search
  • Enclose a word in <s> tags to link to a search on this website
  • Lines and paragraphs break automatically.
  • Youtube and Google video links are automatically converted into embedded videos.

More information about formatting options